Skip to content Skip to footer

Taata yegadanze ne muka mwana

Bya Samuel Ssebuliba

Mu district ye Kapchorwa waliwo omusajja wa myaka  53 akwatiddwa, nga kigambibwa yakakanye ku muka mutabani we n’amusobyako.

Ayogerera police mu kitundu, Rogers Tayitika agamba nti amawano gano gabadde ku kyalo Kapckwata mu gombolola ye Chema.

Ono agamba nti abatuuze bebaalabye taata ono ngayingira mu nyumba ya mutabani we, natandika okunyumya akaboozi ne muwala we-muka mwana we.

Mu kaseera kano musajja mukulu ono akwatiddwa- wakubitebya.

Leave a comment

0.0/5