Skip to content Skip to footer

Waliwo ebbula ly’musaayi

Bya Ndaye Moses

Ekitongole kye tterekero lyomusaayi ekya Uganda Blood Transfusion Services kigamba nti waliwo obwetaavu bwomusaayi unit eitwalo 6 ku unit emitwalo 30 mu malwaliro amanene gebalubirira mokwetoola egwanga.

Ssenkulu wekitongole kinio Dr. Dorothy Kyeyune agamba nti kino kyeralikiriza, kubanga abantu tebafuddeeyo okuba omusaayi eri abayinza okugwetaaga.

Okwogera bino abadde atongoza kawefube owokugaba omusaayi mu gwanga.

Kati agamba nti balubiridde okukungaanya omusaayi unit 4,500.

Leave a comment

0.0/5