Skip to content Skip to footer

Okuzimba Fulaayi ova kwongezeddwayo

Bya Benjamin Jumbe

Okuzimba enguudo ze ttaawo mu Kampala kwongezeddwayo, nga kwakutandika mu September womwaka guno, ssi January nga bwekyali kirangiriddwa.

Kinajjukirwa mu December womwaka oguwedde President Museveni yatongoza emirmu guno nga gwali gwakutandika mu January 2019.

Wabula okusinziira ku mwogezi wekitongole kyennguudo, Mark Ssali bajja kulwawo kko, ngokusengula bantu kwakutandika mu March.

Leave a comment

0.0/5