Skip to content Skip to footer

Uganda yaakutandika okulunda obumyu mu bungi.

Bya Ivan ssenabulya .

Company eya back and Door Company limited, etadde  omukono ku ndagaano ne Rabbit Republic Africa, okuva mu Kenya nga bano bagenda kukuza omulimo gw’okulunda obumyu mu Uganda

Muntekateeka eno abalunda obumyu mu Uganda baakubutundanga butereevu ku katale ka Kenya.

Bwabadde ayogerako n’abanalimi mawulire mu Ndeeba mu Kampala, Maggie Lukowe , nga ono yaakulira  ekitongole kino , agambye nti kano keekadde abalimi okuzukuka balunde obumyu nga bwakutunda

Leave a comment

0.0/5