Skip to content Skip to footer

Empaka z’amasomero

copa ccoca cola

Empaka zomupiira ogwebigere azamasomero ga siniya eza copa cocacola  zgyidwaako akawuuwo olwaaleero wali e kabala.

Amasomero 57 gaamaze dda okutuuka ku somero lya kigezi high school nga omukolo omutongole oguzigulawo gwasaawa munaana ezemisana.

 

Okusinziira ku mukwanaganya wempaka zino Kennedy Mutenyo ,amasomero gano bwegaatuukiriza ebisaanyizo .

Empaka zino zakumala wiiki 2.