Olwali
Lunaku lwa butambala buleega
Olwaleero mu nsi yonna lunaku lwabutayambala buleega eria bakyala
Olunaku luno lwassibwaawo okukwatagana n’omwezi gw’okulwanyisa kokoolo w’amabeere
Bannasayansi bagamba nti omuntu tasobola kwogera ku bbeere n’aleka akaleega era nga bakuutira abakyala okutwala akaleega ng’ekikulu.
Ekyewunyisa nti yadde olunaku luno lwa bakyala, lusinze kusanyula baami mu Uganda