Abazungu tebaggwa kuyiiya era nga bakozesa buli mukisa
Kati bbo abalina ettaka elyetolodde enguudo z’eggali z’omukka bagaanye okufiirwa nga balizimbyeemu enyumba
Enyumba eno kati etundibwa ku bukadde bwa pawunda 2 kyokka nga bw’obeera ku lubalaza lwaayo osobola okubuuka n’ogwa ku nyonyi.
Abagiranga bagamba nti tetawaanya nga nebwooba okooye obuuka katono n’ogwa ku gaali y’omukka n’ekutwaala
Kino kyebayita okuyiiya n’obutakkiriza kufiirwa