Skip to content Skip to footer

Bagobeddwa lwakubeera bakyala basajja

women fired

Tiimu y’eggwanga lya Iran ey’abakyala  ey’omupiira egobye abantu 4 ku tiimu eno lwakusangibwa nga balina ebitundu by’ekyama eby’abasajja n’eb’yabakyala.

Bano bewozezaako nga bwebewulira nga abakyala era bagenda kulongosebwa basigale n’obwerere obwa bakyala naye nga buterere.

Wabula abakulira tiimu eno babasuubizza okubazza ku tiimu amangu ddala nga bamaze okubalongoosamu obukyala.

Leave a comment

0.0/5