Amawulire
Kkooti ezijulirwaamu endal zijja- Otafire
Gavumenti yakussaawo kkooti ejulirwaamu mu byaalo okuyamba abantu okufuna obwenkanya
Minisita akola ku nsonga z’amateeka Gen Kahinda Otafire agamba nti mu kadde kano ebyaalo tebiriina kkooti zijulirwaamu kale nga bangi nebwebatamatira tebajulira
Otafire agamba nti ekigendererwa kyaabwe kyakulaba nti batuuka mu bitundu 59 ku kikumi kyokka ng’era agamba nti bagaala ne kkooti z’ebyaalo zongerweemu amaanyi okukola ku busangosango
Gen Otafire bino abyogedde ayogerako eri abali mu kukwasisa amateeka,n’abalamuzi