Olwali
Kamulali alamudde
Kubamu akafanyi ng’olaba fiirimu yo nga neyiba wo ali ku ssimu ye azannya naye ng’akuwogganira
Kati omusajja abadde atudde okumpi n’omukyala n’amusaba okulekera awo okumuwogganira n’agaana alifa tazzeemu kutawaanya bakola byaabwe
Omukyala ono mu ngeri y’okwekaza, ajjeeyo kamulali mu nsawo ye n’amukuba omusajja ono mu maaso ng’amulanga kuyingirira ddembe lye
Omukyala ekyewunyisa nti yadde buli omu abadde asaasira omusajja, yye azze ku ssimu ye n’addamu okuginyiga okutuuka bannnayini kizimbe bwebamufulumizza ku mpaka