Skip to content Skip to footer

Amasomero 15,000 mu kampala gakola mu mukyaamu

sch in poor shape

Kizuuliddwa nga amassomero gomukampala  ebitundu 39% mu Kampala bwegatali mu bitabo bya minisitule y’ebyenjigiriza nga era tegamanyi.

 

Kampuni ya Agile Learning Company yakoze okunonyereza mu disitulikiti ye Wakiso ne Kampala nekizulibwa nga amasomero 1500 bwegatamanyiddwa.

 

Okunonyereza kuno kwagendereddwamu kumalawo massomero n’abasomesa abempewo.

 

Okusinziira ku kunonyereza kuno ,1200 gali wakiso nga ggo 320 gali mu kampala sso nga 17 ga gavumenti.

 

Akulira  ekibiina ekinonyereza ku  matendekero g’obwananayini  Asadu Kirabira  agamba kino kivudde ku ku misosos emingi mu kuwandiisa amasomero gano.

Leave a comment

0.0/5