Amawulire
ssibuli omu nti alina amazzi amayonjo
Bannayuganda abaweza ebitundu 36 ku kikumi beebatasobola kufuna mazzi mayonjo
Kamisona akola ku kubunya amazzi amayonjo mu byaalo mu minisitule y’amazzi Joseph Eyatu agamba nti disitulikiti ezisinze okukosebwa kwekuli Kiruhura, Bugiri, Lyantonde, Ssembabule ne Karamoja.
Eyatu agambye nti abantu mu bitundu bino batambula engendo empanvu ddala okufuna amazzi ate nga nago gaba majama
Ono agamba nti ebintu okukyukamu beetaga obuwumbi 600 okutuusa amazzi amayonjo buli wamu mu myaka etaano.