Skip to content Skip to footer

Emizimu gitabukidde abazimba oluguudo

Grader

Aba China abagenze okusengula amaalo kibaweddeko emizimu bwegitisse bannanyini ttaka negirayira obutasengulwa

Bino bibadde Nakigalala Kajjansi ab’ekitongole ky’enguudo ekya UNRA gyebali mu kukola oluguudo lwa Express highway.

Emizimu giremesezza aba tulakita abazze okusenda okukkana ng’ebyooto bikumiddwa okugikkakkanya era nga tewali kusenda kugenze mu maaso.

Bannayini ttaka lino bagamba tebawakanya nkulakulaana kyokka kyebagaala kwekusasulwa basengule bulungi abantu baabwe

Leave a comment

0.0/5