Ebyobusuubuzi
Teri kukendeeza bibaluwa
Gavumenti esimbye nakakongo nga bw’etagenda kujjawo mateeka mapya ku byentambula
Kino kiddiridde ba deeeeva ba taxi okwekalakaasa nga bagamba nti amateeka amapya gagendereddwaau kubalemesa kyakulya
Minister omubeezi akola ku byentambula, Stephen Chebrot agamba nti ebibonerezo ebiggya bigendereddwamukugolola ba dereeva ttumba era nga ssibyakukyuuka
Minister abadde addamu omubaka we Iganga Peter Mugema alaze owkenyamira olw’ebyentambula ebisanyaladde nga badereeva bagenda mu maaso n’akedimo kaabwe
Ebibonerezo ebiggya byafuluiziddwa poliisi nga kati dereeva w’abadde akubwa ekibaluw akya mitwalo 10 aggya kufuna kya mitwaalo 40