Skip to content Skip to footer

Omuvubuka attiddwa poliisi

Boy killed

Akeediimo k’abagoba ba taxi e jjinja katandise okubijja

Omwana omulenzi w’emyaka 16 akubiddwa amasasi agamusse poliisi bw’ebadde yezooba ne ba dereeva bano

Omwana ono abadde ku bibye nga ayiga bw amakanika

Omusirikale amukubye essasi amaze okukwatibwa.

Aba taxi bano bazzeemu okwekalakaas aolunaku lwaleero nga bawakanya amateeka amakakali poliisi geyaleese n’ebibonerezo eri abagoba bbidduka

Basoose nebasirisaamu olunaku lwajjjo kyokka nga bazeemu olwaleero.

Bino nga bigenda mu maaso,Gavmenti esimbye nakakongo nga bw’etagenda kujjawo mateeka mapya ku byentambula

Leave a comment

0.0/5