Skip to content Skip to footer

Lumumba Kasule akakasiddwa okusikira Mbabazi

Lumumba wins

Olukiiko lwokuntikko olw’ekibiina kya NRM lukakasizza abakulembeze baalwo 4 abaalondebwa gyebuvuddeko.

Ku mukutu gw’ekibiina kino ogwa twitter,Kasule Lumumba akakasiddwa ku bwa ssabawandiisi, Richard Todwong nga omumyukawe, Rose Namayanja nga omuwanika sso nga waakumyukibwa Dr. Kenneth Omona .

Abana bano baalondebwa omukulembeze w’eggwanga   nga ye ssentebe w’ekibiina kino omwezi oguwedde oluvanyuma lw’ekibiina okukyuusa ssemateeka afuga ekibiina kino nga kati ssentebe y’alonda abana bano.

Leave a comment

0.0/5