Bya Samuel Ssebuliba.
Polisi ekeeredde mu kyobeera , nga kino kidiridde okufa kwomu ku baserikale ababade bakyasinze obuwangalira mu polisi nga bakyaweereza nga ono ye Mukyala Josephine Kakooza.
Omukyala ono abadde yaakamala emyaka 50 mu polisi era nga abade ku daala lya Commissioner of police,songa yaabadde akulira polisi band.
Ayogerera Polisi ye gwanga Emiliano Kayima agambye nti ono afudde atwalibwa mu dwaliro e Namirembe, wabula nga ekimuvirideko okufa mpawo yakitegedde