Skip to content Skip to footer

DP yakutandika okwekeneenya abakulembeze baakyo.

Bya Ivan Ssenabulya.

Abakulu mu kibiina kya Democratic Party bategeezeza nga bwebagenda okutandika okwetegereza enkola y’abakulembeze b’ekibiina okumanyira dala enkola y’emirimo gyabwe.

Abamu kwabo abagenda okutekebwako omulaka kuliko  abadukanya ekibiina, nga kwogasse nebano abalonde okuli n’ababaka ba parliament benyini.’

Twogedeko ne president w’ekibiina kino Nobert Mao naagamba nti nga okulonda kwa 2021 kubuzaayo emyaka ebiri gyoka,kutuuke ,kyamugaso okutandika okwetegeka , nadala nga banyweza emirandira.

Leave a comment

0.0/5