Skip to content Skip to footer

Taata wa Bobi Wine afudde

Bobi's dad

Taata w’omuyimbi Bobi wine afudde

Omukadde Willington Jackson Ssentamu afiiridde mu ddwaliro ekkulu e Mulago gy’aludde ng’atawanyizibwa obulwadde bwa sukaali.

Omugenzi afudde aweza emyaka 89 egy’obukadde

Twogeddeko ne mwanyina wa Bobi wine, Irene Mirembe n’atutegeeza nti olumbe lwakubeera Magere owa Bobi Wine ekiro kya leero ate olwo enkya omulambo bagutwale e Gomba gy’ajja okuziikibwa

Leave a comment

0.0/5