Olwali

Obusajja bwe bubuze

Ali Mivule

February 26th, 2015

No comments

parts lost

Omusajja asanze omuwala omubalagavu mu sawuna n’amunywegeera agenze okuzuukuka ng’ebitundu bye eby’ekyama tabirabako.

Kigambibwa okuba nti omuwala gw’anywegedde  abadde alina eddogo eritutte ebitundu bye ebyekyama n’abiguza abasawuzi

Bino bibadde mu kibuga kya Russia ekikulu Moscow ng’omusajja ono kati asiiba akaaba