Skip to content Skip to footer

Gavumenti eyongedde okulumiriza Kiyingi

Dr Kiyingi

Waliwo abasiraamu abalala 11 bano bagguddwaako misango gya butujju

Bano bakwatibwa omwezi oguwedde nga kigambibwa nti beebaluka olukwe olutta Sheik Mustafa Bahinga e bwebajja ne Sheik Daktoor  Muwaya e Mayuge.

Ssabawaabi agamba nti abavunaaniddwa baali bakolagana butereevu ne Dr Aggrey Kiyingi okutondawo ekibinja ky’abayekeera ekya Federal Alliance .

Bano kigambibwa okuba nti Kiyingi yeeyali abawa ensimbi ezitta abasiraamu kko n’emotoka n’emmundu zebaakozesa

Bino bizze nga Kiyingi yakalangirira nga bw’agenda okwesimbawo.

Leave a comment

0.0/5