Olwali
Meeya asiiba mu kunywa Ice-Cream
Bannabyabufuzi emirundi mingi balumbiddwa nebayitibwa n’abaana abato.
Kino kituukidde bulungi ku meeya eyalondebwa ow’emyaka ena eyalondebwa okukulira ekibuga Dorset ekisangibwa mu Minnesota.
Ono ba meeya abalala gyebalambulira emyaala okulaba oba gigogoddwa , ono obudde bwe abumala mu kunuuna ice cream n’okuvuba obwenyanya
Robert Bobby b’akola nabo bakimanyi nti alina okulya ku ice-cream nga tannakweyongerayo kuvuba n’okuzannya ne banne
Bobby ono okuwnagula akalulu mu kibuga ekilimu abantu yasuulayo elinnya lye abantu nebalilnda era okuggula akapappula nga ye meeya
Obukulembeze bwaabwe bumala mwezi gumu era nga yeesunga kuddamu kwesimbawo,