Skip to content Skip to footer

Difiiri akyusiddwa mu za CAF

CAF

Ab’ekibiina kya CAF bakyusizza mu difiiri agenda okufuuwa omupiira wakati wa Tanzania ne Uganda .

Omupiira guno gwa lwamukaaga mu kisaawe kya Tanzaina ekikulu mu z’okusunsulamu abanetaba mu z’empaka za Africa

Kati munnansi wa Burundi Haerve Kakunze y’agenda okusala omupiira guno

Aba tiimu y’eggwnaga eya Cranes basitudde leero okwolekera eggwnaga lino nga tiimu yonna ya bantu 18 n’abakungu munaana

Leave a comment

0.0/5