Emboozi

Ente emusse

Ali Mivule

July 15th, 2013

No comments

 

Mu brazil, ente egwiiridde omusajja mu buliri n’emutta.

Joao Maria de Souza, 45, badde mu matta nsejere ente eyatolose mu faamu nerinya enyumba eyise mu kasolya nemwekatako era n’asibula ebyensi.

Musajja wattu afiiridde mu kifuba kya kabiite we.