Ebyobulamu
Abakyala abajagujagu tebayonsa
Kizuuliddwa nti abakyala abakyala naye nga ssi bajagujagu bayonsa nnyo abaana okusinga bannaabwe abajagujagu
Bino bifulumidde mu kitabo kya banansi ekifulumiramu ebivudde mu kunonyereza.
Abasawo bazudde nti ba maama naddala ab’oluzaalo olumu beetaga buli kaseera okujjukizibwa ku kuyonsa basobola okunyumirwa okuyonsa abaana baabwe.
Okunonyereza kuno kukoleddwa ku ba maama 602 abalina abaana abali wakati w’emyaka 6 n’emyezi 12