
Omusajja ow’emyaka 80 Issa Kiwanuka agguddwaako emisango gy’okuyita w’alina okukma ng’ali mu kkooti.
Kiwanuka omutuuze we Mityana yakwatibwa kyeere ng’assa eddagala mu ntebe y’omulamuzi wa Buganda road Jamson Karemani n’ekigendererwa ky’okutta omusango
Kiwanuka avunaaniddwa wamu ne Alice Nalule agambibwa okumuwa eddagala lino ng’ayagala bate bba .
Bba avunaanibwa misango gyakwezibika nsimbi mu mankwetu
Nalule ne Kiwanuka begaanye emisango egibavunaanibwa