Skip to content Skip to footer

Mbabazi ssiwakucunya Museveni

File Photo: Museveni ngaiko bwagamba Mbabazi
File Photo: Museveni ngaiko bwagamba Mbabazi

Eyesimbyewo ku lulwe  John Patrick Amama Mbabazi asuubizza obutayisa pulezidenti Museveni nga kyakuttale singa anawummula mu mirembe.

Ekisuubizo kino yakikoze akuba enkungaana mu tawuni ye Kamwenge akawungezi akayise.

Mbabazi agamba nga amaze okutuula mu ntebe y’obukulembeze bw’eggwanga, wakukola ku biluma bannayuganda bilala sso ssi kudda mu kuvunaana Museveni.

Leave a comment

0.0/5