Skip to content Skip to footer

Lukwago ye Lord meeya

File Photo: Lukwago ngali mu yafiisi ku Kcca
File Photo: Lukwago ngali mu yafiisi ku Kcca

Ssalongo Erias Lukwago azzeemu okulondebwa nga loodimeeya wa Kampala.

Ono afunye obululu 176,637 okuwangula munna NRM Daniel Kazibwe Ragga Dee n’obululu obuweza 127,271.

Ragga Dee afunye obululu 49,366.

Ate munna DP Issa Kikungwe afunye obululu 7,759.

Obululu obuwerera ddala 2,591 bwebabadde nampawengwa ate nga 461 bwonoonese

Leave a comment

0.0/5