
Ababaka ba palamenti basuubizza okulaba nga abakyala bafiibwako kyenkanyi nga abasajja mu palamenti eno eyekumi.
Omubaka we Buyaga Barnabas Tinkasimire agamba wakukunga ababaka abalala balabe nga eddembe ly’abakyala lirwanirirwa.
Emikolo emikulu gyakukwatibwa ku kisaawe kye Kololo.