
Munna FDC Dr. Kiiza Besigye asabye abakyala okukozesa olunaku luno okutunula mu kusoomozebwa kwebolekedde mukifo kyokujaganya.
Besigye n’okutuusa kati nga akyakumibwa poliisi mu makage e Kasangati yatutegezezza ku lukomo nga abakyala bangi bwebakyabolebwa kale nga eddembe lyabwe mu bujuvu tebanalifuna.