
ssenkagale w’ekibiina w’ekibiina kya FDC Maj Gen Mugisha Muntu asabye abakulembeze ba uganda okukoma okwegulumiza, okubula okusinga ne ku katonda.
Ono okwogera bino abadde Najjanankumbi , ekibiina bwekibade kyetabye mukusaba okwawamu, mukawefube wokulagha obutali bumativu, kungeri Dr Besigye gyayusibwamu ensangi zibno
Mu kusaba kwekumu kuno , omubaka omukyala owe Dokolo Ogwal asabye abakulemebeze okubeera ababaka ba Yesu mu bitundu gyebafuga , balame okusiimuliza etoomi kubebafuga , nga omukulemebeza aliko bwakola kakano