Skip to content Skip to footer

Muntu alabudde abegulumiza

File Photo:Gen Muntu nga yogeera
File Photo:Gen Muntu nga yogeera

ssenkagale w’ekibiina  w’ekibiina kya FDC Maj Gen Mugisha Muntu  asabye abakulembeze  ba uganda okukoma okwegulumiza, okubula okusinga ne ku katonda.

Ono okwogera bino  abadde Najjanankumbi , ekibiina bwekibade kyetabye mukusaba okwawamu, mukawefube wokulagha obutali bumativu, kungeri Dr Besigye gyayusibwamu  ensangi zibno

Mu kusaba kwekumu kuno , omubaka omukyala owe Dokolo Ogwal  asabye abakulemebeze okubeera ababaka ba Yesu mu bitundu gyebafuga , balame okusiimuliza etoomi kubebafuga , nga omukulemebeza aliko bwakola kakano

Leave a comment

0.0/5