Skip to content Skip to footer

Ssentebe bamukutte talina Kabuyonjo

kabuyonjo
File Photo: Toyireti nga ezimbibwa

Abakulembeze e Bukomansimbi bakwatiddwa lwabutaba na kabuyonjo.
Mu kikwkweto ekikoleddwa mu bitundu bye Kagoggo ne Kasambya mu ggombolola ye Kibinge bangi basangiddwa nga tebalina bwa mugwanya.

Eno abantu okubadde Frank Sseguya akulira ekibiina kya NRM mu kitundu bakwatiddwa.

Omulondoozi webyobulamu mu district ye Bukomansimbi Daniel Kapere, atagezezza ngabantu bwebabdde basusse obukyafu ekyerarikiriza okuli nabakulembeze.

Ono agambye amaka 160 gokka gegalina kabuyonjo ku maka 360 gebatuaseemu.
Kati ono alabudde abantu okuba abegenderza okukuuma obuyonjo okwewala endwadde.

Leave a comment

0.0/5