Amawulire
Temusiwuuka mpisa
Ababaka okuva mu Buganda basabye abavubuka mu Buganda okubeera ab’empisa baanirize buli mugenyi ajja gyebali kubanga ennono bw’egamba
Bino bizze ng’abavubuka kyebajje bangoole omukulembeze w’eggwanga bweyali mu lubiri ku mikolo gy’amatikkira
Ng’ayogerako eri bannamauwlire ku palamenti, akulira akabondo k’ababaka okuva mu bBuganda Godftrey Kiwanda atgeezezza nga buno bwebuli obusiiwufu bw’empisa era nga tekisaanye kuddamu kulabikako
Kiwanda asaye abantu okuva mu Buganda okuwagira ebyo byonna ebituukiddwaako omutanda