Skip to content Skip to footer

Kayihura aweze okwewozaako

kaiSsabapoliisi w’eggwanga  Gen Kale kaihura ategezezza nga bwali omwetegefu okwelwanako singa omuntu yenna amutwala mu kkooti ku bukambwe bwa poliisi bweyakozesa okukwata abawagizi ba DR Kiiza Besigye.

Kino wekijidde nga waliwo ebiyitingana nga Kayihura bweyayitiddwa yewozeeko mu kkooti y’amagye olwapoliisi okuyitiriza obukambwe.

 

Kati omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga agamba mukamawe tafunananga bbaluwa yonna emuyita kale nga era singa ayitibwa ye wakwewozaako.

Leave a comment

0.0/5