Ebyobusuubuzi
Ebbeeyi y’emmere erinnye
Ebbeeyi y’emmere ezzeemu okulinnya
Ebbeeyi yy’ebintu elinnye okuva ku bitundu 3 ku kikumi okudda ku bitundu 5
Kino kigambibwa okuba nga kivudde ku musana.
Omukugu ku kitongole ekikola ku miwendo gy’ebintu, Vincent Nsubuga gaamba nti enkuba ebadde yabbula ng’ate awamu yaleeta buleesi bizibu mu kifo ky’okumalawo ebbula ly’emmere.
Enkuba eno era yalemesa abantu okusiga