Skip to content Skip to footer

Mu paakayaadi beekalakaasizza

Park yard market

Poliisi eyitiddwa bukubirire okukkakkanya abasuubuzi ababadde beekalakaasa.

Obuzibu buvudde ku kwongeza ssente zebawa buli mwezi okuva ku mutwalo gumu kitundu okudda ku mitwalo ebiri kitundu

Abasuubuzi bano babadde batandise okwegugunga nga bagamba nti sente zino nyingi.

Aduumira poliisi mu kampala n’emiriraano, Andrew Felix Kaweesi mu kadde kano ali mu kwogerako n’abakulembeze b’abasuubuzi mu kawefube w’okulaba nti embeera teddamu kutabuka.

Leave a comment

0.0/5