Skip to content Skip to footer

Poliisi erangiridde kawunyemu owe’misana ne’kiro

Bya Ivan Ssenabulya

Police yebidduka erangiridde ebikwekweto bya kawunyemu, ebyemisana nekiro.

Kino kigendereddwamu okwewala obubenje mu nnaku zino enkulu.

Omwogezi wa poliisi yebidduka mu gwanga, Charles Ssebambulidde agamba nti abamu balowooza nti ebiwekweto bino bya kiro wokka, wabula ku mulundi guno nemisana bakukwata abavuga nga banywedde.

Leave a comment

0.0/5