Bya Benjamin Jumbe
Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni ayagalizza bann-Uganda bonna sekukulu ennungi ate nomwaka omujja ogwemirembe.
Mu bubaka bwe bwayisizza ku mukuttu gwa Twitter Museveni agambye nti kano kekaseera, buli Muntu okwekubamu toochi mu byeyarubirira okukola, ate nokwetegekera omwaka omugya.
Yebazizza Katonda olwobukuumi nobulamu ataddewo ekisa, okutuuka olwaleero.