Bya Gertrued Mutyaba
Abatuuze mu Bukoto Central bakoledde omumyuka womukulembeze w’egwanga Edward Kiwanuka Ssekandi akabaga akamuyozayoza okukwata ku ssemateeka.
Bano basinzidde Kyanamukaaka nga bakulembeddwamu sipiika w’egombolola Mudashir Bbaale nebagamba nti abakristu kyonna kyebaakola okungoola Ssekandi mu kkanisa kyali kikyamu.
Abatuuze beeyamye okuddamu okumunonyeza akalulu mu kisanja ekiddako.