Bya Damali Mukhaye.
Omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni ategeezeza nga bwagenda okutandika okuteeka omukono kubiragiro eby’okuteeka abantu ku kalabba, nadala abaludde nga bali kibonerezi kino ate nga sibetegefu kukyusa mupisa zaabwe.
Bwabadde ayogerako eri abaserikale abafulumizddwa leero e Luzira, president agambye nti aludde nga talagira bantu kuteekebwa ku kalabba, wabula kakano webituuse alabika nga agenda kukyusa munkola.
Ono agamba nti abamu kubasibe abateebwa nebadda mu bantu ate bafuuka babuleba nadala ababeera bakaligiddwa ku gw’akalabba, kale nga bagwana kutta baleme okudda mu bantu.
Wabula ono asiimye ekitongole ky’ebyamakomera kubanga kizuuse nga kubasibe abateeba okuva e kuzira 80% tebazibwa mu makomera nete
