Bya Ndaye Moses.
Abazanyi ba katemba, ko n’abayimbi basabiddwa okwekwata ekitore okusobola, okulwanirira ekisaawe kyabwe ekigambibwa okuba nga kisebengerera.
bino bigidde mukadde nga uganda yetegeka okwegata kunsi yonna okukuza olunaku lw’ebifo omuzanyirwa emizanyo biyite Theatre, nga lino lwelwa World theater day.
Twogedeko n’ayogerera Uganda National Cultural center, Robert Musitwa n’agamba nti ekisaawe ky’ebyakatemba tekigenda kukulakulana okujjako nga abakikolamu benyini bebakuze.
Ono ategeezeza nga bwebategeseewo okujaguza okw’enjawulo, nga muno mugenda kubaamu okuyisa ebivulu ku nguudo