Bya Ritah Kemigisa
Abasubuzi bomu Kampala wansi wa KACITA batendereezza ekyoleddwa olukiiko lwaba minista okuyisa etteeka lya landlord and tenants bill 2018 ligende mu palamenti.
Kati bano bagamba bagala watekebwewo akakiiko akenjawulo, akanatulako ba nananyini bzimbe nabapangisa okwongera okutunula mu tteeka lino.
Bwabadde ayogera ne banamwulire oluvanyum,a lwolukiiko nabasubuzi ssentebbe wa KACITA Everest Kayondo etteeka lino lyakuyamba okumalawo okwerumaruma wakati wabapngisa neba land lord baabwe.
Kayondo ategezeza abasubuzi nti wabaddengawo abamutisatiisa, abamu kuba landlord ku nsonga ze bbago lino.