Bya Ivan Ssenabulya

Abatuuze ku kyalo Ddandira e Mukono bakoze ekikwekweto ku babbi abagambibwa nti basuze, babatigomya nebattako omu.
Abatuuze bategezeza nti ababbi batabnadde ekyalo namajambiya, ennyondo, embazzi nebissi ebirala nga bamenye ennyumba 7 nebakuliita ne ssente eziwerako nebintu ebikalu, ngamasimu, TV nebirala.
Kigam,bibwa nti bano balumbye amaka gomujaasi Col. Egesa gyeyakubiddwa essasi, wabula nabdduka nekisago abatuuze nga bamusanze abaoyaana ayagala buyambi kwekumukuba nebamutekako omuliro okutuuka okufa.
Poliisi oluvanyuma etuuse ebisigalira nebitwala mu gwanika lye dwaliro e Kawolo.