Bya Samuel Ssebuliba.
Banansi ba Somalia ababundabunda abali mu nkambi ez’enjawulo basabiddwa okutandika okusenguka mpola nga badda kubata kubanga mu kaseera kano Somalia etandise okuteeka
Guno omulanga gukubiddwa omubaka w’ekibiina ky’amawanga amagatte mu Somalia bwabadde akyadeko mu nkambi ye Dadaab eri mu Kenya
Kati ono agamba nti kano keekadde bano okutandika okudda kubutaka kubanga emirembe gikomyeewo, songa n’ebyobufuzi bitandise okuteeka.
Mukasseera kano enkambi eno esuzza ababundabunda abasoba mu 226,000 .