Mu Kenya government ereese enkola ey’okusolooza omusolo ku taka lyonna eritakozesebwa okutandika n’omwaka ogujja.
Minister akola ku by’etaka mu gwanga lino Farida Karoney agamba nti kino kikoleddwa okusobozesa buli muntu mugwanga lino okubaako kyazza eri egwanga nadala abo abakinaetaka okujude ensiiko.
Bino bigidde mukadde nga ne Uganda yakasalawo okutandika okusolooza emikutu gya social media okufunamu ku kasimbi.