Skip to content Skip to footer

Ebyalo bikayanira ensalo

Bya Ivan Ssenabulya

Ebyalo bibiri bitanudde okulwanagana nga bikayanira ensalo.

Abatuuze ku kyalo Ngandu, babaze ekiwandiiko nebaddukira ku kitebbe kya munispaali ye Mukono nebawakanya okutema ku kyalo kino okukigatta ku Kigombya.

Bino bisangibwa mu Mukono Central division mu munispaali ye Mukono.

Kati ssentebbe we Ngandu Kitenda Ibrahim agamba nti, kino kigotanyizza abatuuze mu be mu byebiwandiiko byabwe.

Leave a comment

0.0/5