Skip to content Skip to footer

Abakakiiko k’ebyokulonda ne CCEDU bazeemu okutta omukago.

Bya Ben Jumbe.

Kyadaaki akakiiko k’ebyokulonda  kazeemu okutta omukago n’abakola ogwakalabalaba mu kulonda eba citizen’s coalition for electoral democracy in Uganda, nga bano bakaanyizza okuddamu okukolagana mudukanya ebyokulonda gwanga.

Kinajukirwa nti bano baafuna obutakaanya, akakiiko bwekatandika okubalumiriza nga bagamba nti batandise kweyisa nga banabyabufuzi.

Kati bano basiibye mu kafuno n’abakakiiko k’ebyokulonda nga bakulembedwamu ssentebe w’akakiiko kano Justice Simon Byabakama, , omumyukawe Hajati Aisha Lubega , kko nabalala, songa kuludda lwa Ccedu wavudeyo ssentebe w’ekibiina kino Dr. Livingstone Ssewanyana , kko nomukwanaganya waakyo Crispy Kaheru.

 

Leave a comment

0.0/5