Skip to content Skip to footer

Buganda erabudde abagiwalamba.

Bya Samuel ssebuliba.

Obwakabaka bwa Buganda bulabudde abantu bonna abalina okwemulugunya ku nsonga yonna mu Buganda nti bagwana beewale okugenda mu kooti ez’olukale, wabula ensonga zigwere mengo.

Kino kidiriidde kooti enkulu okugoma  omusango gwa Male Mabirizi,nga ono yali awakanya enkola eya Kyapa mungalo, gyebigweredde nga kooti emulagidde okuliyirira kabaka ensimbi zonna zafiriddwa mu musango guno.

Kati ssabaworereza wa Buganda  Owek.Daud Mpanga agamba nti ensonga za Buganda zigwera mu Buganda, kale nga yenna azitwala mu kooti ezolukale ebiddako tagwana kwejjusa.

 

 

 

Leave a comment

0.0/5