Skip to content Skip to footer

Ebirwadde byakweyongera mu nkuba

Bya Damalie Mukhaye

Abentebereza y’obundde balagudde nti ebirwadde bingi ebisubirwa okujira mu nkuba etonnya obutasalako.

Okusinziira ku akolanga akulira ekitongole kya Uganda national metrological centre Paul Isabirye, abantu basaanye okubeera abendereza.

Alabudde ku birwadde ngomusujja, cholera nekiddukano mu bitundu bya Kampala, Bulambuli, nebiralal ebyetolodde enyanja.

Agambye nti omusujja gwensiri mu bitundu bya West Nile, Karamoja nemu Bugwanjuba, gugenda kweyongera.

Isabirye asabye abantu okufaayo okukozesa amazzi amyonjo.

Leave a comment

0.0/5